News

Bano beetondedde abantu olw'amasanyalaze agabadde gavaavaako wiiki ebbiri eziyise nga nga tebannawayo buyinza eri ekitongole kyamasannyalaze ekyazze mu mitambo ki Uganda Electricity Distribution ...
SSENTEBE wa disitulikiti ye Nakaseke Ignatious Koomu Kiwanuka yerayiridde nga bwatagenda kutitiibya basomesa abekibogwe e Nakaseke ekiviriddeko abayizi okugwa ebigezo olw’obugayaavu bwa basomesa.
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye ekibiina Kya NRM okusowaza eby'obulamu bwa Bannayuganda.
MMEEYA we Nakawa Paul Mugambe agumizza abatuuze be Kinawattaka e Mbuya abalinaanye omwala gwa Katoogo abaalagiddwa okusenguka nti bagenda kukola ekisoboka kyonna okulaba nga bazooka kuliyirirwa nga ...
EKITONGOLE ky’amasannyalaze ekya UEDCL kifulumizza emiwendo emipya, egigenda okusasulwa bakasitoma, nga kiddiridde UMEME okuvaawo gye buvuddeko.
Dr. Isaac Kakooza Musago, omusawo omukugu mu kujjanjabisa dduyiro (Physiotherapist) akolera ku Mobile Phyzio e Kansanga, agamba nti, teri kusannyalala kuva mu binaabiro wabula embeera y’okusannyaalala ...
EBIPYA bizuuse ku nfa y’omuwala Martha Murari Ahumuza 23, eyafiira mu bbaala ya Mezo Noir Bar e Kololo mu Kampala gye yali agenze okucakalira.
Abakozi ba gavumenti abasoba mu 3,200 bebaganye okwanjulira Kaliisoliiso eby’obugagga byabwe.
OMUBAKA omukyala owa disitulikit y'e Wakiso, Betty Ethel Naluyima adduukiridde abalwadde ba sukaali mu ddwaliro lya Ntebe Referral Hospital n’abalagira okukola dduyiro kubanga nakyo kiyambako nnyo mu ...
OMUYIMBI David Lutalo alagidde abamugeegeenya okukikomya.
Aba National Water bagumizza Bannayuganda ku mazzi ge bakozesa.